Kkooti ejulirwamu egobye okusaba okwassibwayo ababaka Muhammad Ssegirinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West, nga bawakanya ensala yómulamuzi wa kooti enkulu e...
Ku Mmande Juliana yalangiridde nga bw’ategese ekivvulu ku Serena Hotel mu Kampala nga August 15/2022. Kino kizze oluvannyuma lw’okumala ebbanga ly’amyaka ng’esatu nga talabika ku...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yategeezezza abakiise mu Lukiiko lwa Buganda nga bwebatagenda kukkiriza muntu yenna agezaako okubatiisatiisa nga ayagala okubba ettaka lya Buganda nagamba nti...
Gav’t egunjeewo enteekateeka ennung’amu egereka emisaala gy’abakozi baayo . Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awadde Gavumenti eya wakati amagezi nti weetaagisawo enteekateeka y’okugereka emisaala...
Ekibinja ky’abasiraamu abagenda okulamaga e Mecca ekisooka kisiibuddwa ku kitebe kya Saudi Arabia mu Uganda. Ambassador wa Saudi Arabia mu Uganda H.E Jamal M. Al...
Joyce Baagala azzeemu okumegga Judith Nabakooba ku kifo ky’omubaka omukyala owa District ye Mityana. Kkooti enkulu erangiride Joyce Baagala nga omubaka omukyala owa District ye...
Gavumenti yaragidde abasomesa bonna abaatadde ebikola wansi nebeediima okudda mu bibiina oba sikyo balekulirire emirimu gyabwe. Kino kyaddiridde abasomesa nga bayita mu kibiina ekibagata ki...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yawadde gavumenti amagezi okuteekawo obwerufu n’obulambulukufu ku nteekateeka ez’enjawulo zereeta okuggya abantu mu bwavu. Amagezi gano Katikkiro Mayiga yagaweeredde mu Bulange...