Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yasisinkanye abamu ku bavujirizi b’ Amatikkira g’omulundi ogwa 29 nabategeeza nti guno si mukola bukolo naye kwefumintiriza kwebyo abaganda...
Abamu ku bantu abakwatibwa n’ababaka Muhammed Ssegiriinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West okubapangisa batemeteme abantu e Masaka mu Buddu beewunyisizza kkooti...
Pulezidenti Yoweri Museveni yategeezezza nti ekimu ku nsonga ezaamulondesezza Ssenkaggale wa Democratic Party (DP), Nobert Mao kwekugatta Uganda, nga eriwamu era nga ya mirembe. Bino...
Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party (DP), Nobert Mao yategeezezza bannayuganda nti ensi ensubize eri kumpi era ye Musa ayogerwako mu Bayibuli agenda okubatuusaayo nasaba bamunywerereko...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yatendereza ekitongole ki Wells of Life olw’okutuusa amazzi amayonjo ku bantu ba Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka nga bayita mu nteekateeka y’okusima Nayikondo....
Ssaabaduumizi wa poliisi mu ggwanga, IGP Martin Okoth Ochola ategeezezza bannamawulire nti abatemu abalumbye abapoliisi y’ebidduka e Luweero nebatta omu ku basirikale n’omulala nabuukawo n’ebisago...
Katikkiro Charles Peter Mayiga, asabye abantu mu Buganda okwongera okunyikiza ensigo y’obuntubulamu wakati mu buwereza obwenjawulo neeri abantu bebabeeramu. Bino Owek Mayiga abyogeredde mu Mmisa...