Abatuuze be Namanzaali mu gombolola ye Mazuba e Namutumba baguddemu enkyukwe, mutuuze munnabwe Antony Kavuma akubiddwa amasanyalaze nafiirawo. Kigambibwa nti Kavuma abadde asika amasanyalaze okuva...
Police mu district ye Bukomansimbi ekutte abamu ku bakozi ku kitebe kya district eno, ku bigambibwa nti bandiba nga balina kyebamanyi ku bunyazi obwakoleddwa ku...
OMUGOBA wa Bodaboda agambibwa okubba embuzi bbiri asimbiddwa mu kaguli ka kkooti ya Nateete Lubaga e Mengo, omulamuzi Amon Mugezi n’amusomera ogw’okubba ekisolo oluvannyuma n’amusindika...
PULEZIDENTI Museveni ayogedde ku bulumbaganyi obwakoleddwa ku bajaasi ba UPDF e Somalia n’agamba nti waliwo ensobi ezaakoleddwa era bataddewo akakiiko kanoonyereze bazuule ewaavudde obuzibu. Museveni...
JOAN Nassanga 25, mukozi wa bbaala ng’abeera Busega Kibumbiro mu Lubaga y’asindikiddwa ku Limanda e Luzira okutuusa nga July 3, 2023 atandike okwewozaako ku bigambibwa...
EKIBIINA kya FDC kireese Fred Newton Okello okukikwatira bbendera avuganye mu kalulu akagenda okuddibwamu mu konsityuwensi ya Oyam North. Kino kiddiridde eyali omubaka w’ekitundu kino...