14.3 C
Los Angeles
April 2, 2023
Image default
AmawulireEbyobusubuziFeatured

7 bavunanibwa gwa buffere.

Omulamuzi w’eddala erisooka mu kkooti ento  e Mukono Tadeo Muinda  eguulo azemu okusomera ba looya basatu saako n’abasubuzi mukaaga emisango musanvu egibavunanibwa omuli okw’okujingirira endagaano z’obuguzi n’obutunzi, okujingirira ebyapa, okuwaayo ebiwandiko ebiraga obuguzi ebye bicupuli, saako n’okwekobana okuzza omusango nga gino bagiza wakati wogw’omukaga n’ogw’omunana 2020-2022 era nga mu ndagano zabwe balaga nga bwewaliwo okutunda ettaka wakati w’omukyala Sarah Mulira n’abakwate.

Bano kuliko balooya basatu okuli Keneth Nsubuga Ssebagayunga, Zahurah Shamim  ne Lukungu Musa, saako n’abasubuzi okuli Harriet Namuddu Kiwanuka,  Joel Mukasa, Menya John Brian, Mwine Arthur, Hakim Bigomba ne bulooka we ttaka Gastavas Kiwanuka bebalabiseko mu maaso g’omulamuzi nabasomera emisango gino wabula gyonna ne bagyegana.

Munnamateeka w’abantu musanvu kubavunanibwa Ayubu Musubo atutegezeza ng’omulamuzi wabawadde olwa15/06/2022 okutandiika okuwulira emisango gyabwe

Related posts

Minisita Ssekabembe akubiriza abantu okunyweza obumu.

OUR REPORTER

Kyagulanyi  agamba eby’okukuza Muhoozi bamusembereza ntebe ya bwapulezidenti.

OUR REPORTER

Abasawo 256 batikkiddwa ku ttendekero lya St. Francis School of Health Science

OUR REPORTER

Leave a Comment