13.4 C
Los Angeles
March 21, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Abaana babiri bafiiridde mu luzzi.

Abaana babiri ab’omutuuze Ssevume Yuda ku kyalo Kasenyi mu town council ye Kigangazzi e Bukomansimbi bagudde mu luzzi nebafiiramu.

Abaana bano kuliko ow’emyaka 12 ne 10 nga babadde bagenze kukima mazzi ag’okukozesa ewaka.

Kiteeberezebwa nti ekiti kwebafukamira okusena amazzi mu luzzi kimenyese nebebbikamu.

Ssalongo Kawuma Yasin ssentebe wa Kigangazzi town council e Bukomansimbi agambye nti Bukomansimbi erina ekizibu ky’enzizi eziwagiddwako ebiti ebiteeka abaana mu katyabaga, naddala mu gombolola ye Kigangazzi Bigasa ne Kitanda.

Related posts

OVER 3000 JOBS TO CEATED TO UGANDANS BY Ge Hongtao, CEO of Australia International

OUR REPORTER

High Power Tariffs And Poor Road Infrastructure Hinders Progress At MMP Industrial Park In Buikwe

OUR REPORTER

FORTEBET GIFTS THRILL MASAKA, KYOTERA, KASENSERO, MUTUKULA RESIDENTS

OUR REPORTER

Leave a Comment