17 C
Los Angeles
September 25, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Abakadde b’ekkanisa e Busoga baweereddwa obwa Canon.

Abakadde b’ekkanisa mu Bulabirizi bw’e Busoga, baweereddwa obwa Canon, ne babakuutira okukuuma empisa naddala mu njogera ebikolwa era beegendereza nga batambulira mu makubo ga Yesu Kristo.

Obubaka buno bwabaweereddwa Omulabirizi wa Mukono eyawummula, Eria Paul Luzinda, bwe yabadde abuulira mu Lutikko e Bugembe.

Omulabirizi wa Busoga ye yatuuzizza abakadde b’ekkanisa 5 mu ntebe y’obwa Canon.

Omulabirizi wa Busoga Naimanhye, yabasabye, okubeera abakkakkamu nga bawabula n’okubuulirira Abakristaayo, baleme kubakaabya maziga, kubanga banji abeetaaga okubabuuda.

Related posts

Basse omusiraamu gwe bateeberezza okubba embizzi.

OUR REPORTER

Kyagulanyi  yaganye  okuteesa ne president Museven.

OUR REPORTER

Fortebet fires up Kalule, Bombo, Busula, Wobulenzi with priceless gifts.

OUR REPORTER

Leave a Comment