14.6 C
Los Angeles
December 4, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Abakozesa enkola ya kizaala gumba bakyali batono – Basawo

Abebyobulamu mu ggwanga balabudde era ne bennyamira olw’omuwendo gwa bakyala abakozesa enkola ya kizaalagumba naddala mubitundu ebyomugoteko okubeera wansi .

Bino babyogeredde murusisira lwe’byobulamu olwategekeddwa mumuluka gwa Bwaise III mu zzooni ya kawogo bugalanyi ne st francis mwe baweredde abatuze obujjanjabi nga essira baasinze kulissa kundwadde ezitawanya abakyala okuli kabotongo, kkansawamabeere  nowo’mumwa gwa nabaana n’enkola eya kizaazala gumba nadala mubifo byomugotteko.

Olusiisira luno lwabaddemu abasawo okuva mu malwaliro ga gavumenti okuli : komamboga health centre III  kawempe referral hospital nga begatiddwako ab’ekitongole kya agency for cooperation in reaserch  and development.

Catherin Nsubuga atwala komamboga health centre III  yategezeza mu malwaliro ga gavumenti babeera ne ddagala ly’enkola ya kizaalagumba nga kwebatadde n’okwebuuza kubasawo kundwadde enddala ezibatawanya ng’abakyala. Yabasabye okwetanira amalwaliro ga gavumenti kubanga mubeeramu eddagala.

Related posts

Namilyango College Vs Former Student Case Flops, Court Sets 8th, Jan 2022 For Hearing

OUR REPORTER

Eby’okutta omuvubi biranze.

OUR REPORTER

Sentebe wa Mukono tatudde

OUR REPORTER

Leave a Comment