ABASUUBUZI b’ennyaanya mu butale obutali bumu mu Kampala beeraliikirivu olw’ekidibo kyazo ekigenda mu maaso mu kiseera kino mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.

Abasuubuzi bagamba nti, mu biseera bwe biti emyaka egiyise, ennyaanya zibadde ku katale kuba zibadde ntono olw’omusana ate ng’abalimi batono abasobola okufukirira.