17 C
Los Angeles
September 25, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Abatuuze bagudemu ekikangabwa mu disitulikiti y’e Kalangala.

Eyali yabula emyezi 7 emabega basanze yafira mu kibira nga n’engu’mba ze zivunze.

Abatuuze ku kizinga ky’e Buyanga mu ggombolola y’e Bubeke mu disitulikiti y’e Kalangala babuutikiddwa entiisa oluvannyuma lw’okugwa kubisigalira bya munnabwe eyabula emyezi musanvu emabega.

John Matovu yabula ku mwalo guno era abatuuze baasamba ensiko wamu  ne poliisi okumunoonya kyokka nga buteerere.

Omugenzi tamanyiddwako banganda  ze era abatuuze ne poliisi basazeewo okujjira nga baziise ebisigalira bye mu limbo y’ekyalo okutuusa ababe lwe balijja bamutwale.

Related posts

Pulezidenti  Museveni  yategeezezza nti  yalonze Mao okusobola okugatta Uganda.

OUR REPORTER

Gibadde miranga na kwaziirana e Mbale.

OUR REPORTER

Ebibuzo byabagalana ne ssenga

OUR REPORTER

Leave a Comment