Alupo: Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana.
Omumyuka wa president wa Uganda Rtd Major Jesca Alupo alagidde abakulembeze mu kitundu ekyo okulwanyisa obutabanguko obweyongera buli olukya, buzingamya enkulakulana. Alupo bino abyogeredde Wankole...