COVID Y’ABASINDIKAWA?
Dj Vybs Busungu.
Ono yayaatiikirira nnyo olwenteekateeka ye ey’okukubiranga omuziki mu nnyumba kye baali batuuma Room 16 nolyooka olaba ba ‘piipoo’ bwebatomera ebisenge, era nga yakikola nga ne Amooti omubalanguzi ow’Amalula Family.
Dj Vybs Busungu olw’okugalawo Ebivulu n’Ebiddongo, yasalawo natandika wo Studio ekwaata ennyimba ne Video nga Studio ye eyitibwa P and B Media era nga akwatagana ne Jupiter Management ey’Emukono nga nabo bali mu bya nnyimba .
Ono kwebyo kwagatira eky’okukubira omuziki mu Woteeri emu mukibuga Kampala.
Wabula droni za kalilugambo za mugudeko nga akuba ebifanyi kumbaga nga alinga ‘camera man’ kyoka ebyo byo tabyogerako.wabula’’’’’’ !.