Lionel Messi omusambi wa Barcelona ne Argentina ayagalannyo embwa ye gyebayita Hulk.

Antoinne Griezmann omusambi wa Barcelona ne France naye alina omukwano mungi ne mbwa ye gyebayita Toby.

Alexis Sanchez owa InterMilan ne Chile amannyiddwa nnyo mu kwagala embwa ye gyebayita Atom era nga yajifunira ne endala gyebayita Humber.

David de Gea omukwasi wa ggoolo ya Manchester United ne spain ayagala nnyo embwa ye gyebayita Maxto.

Mesut Ozil omuwuwuuttanyi wa Fenerbache ne Germany naye ayagala nnyo embwa ye gyebayita Alfie.