POLIISI ekutte omusajja n’omukazi b’erudde ng’enoonya olw’okukozesa olukujjukujju ne bafuna ssente obukadde 4 okuva ku musuubuzi nga bamulimbye nga bwe baabuguzizza amayinja ag’omuwendo aga diamond...
Abamu ku bakulembeze b’ekibiina kya FDC bayisizza ekiteeso ekigoba abamu ku bakulira ekibiina nebalonda akakiiko ak’ekiseera okugira nga kakulembera ekibiina. Ebiteeso bino babiyisirizza mu lutuula...
The key words were ‘Thank You’ as Fortebet showered Hoima, Kiboga, Rwamata, Kavango and Masindi with goodies.Fortebet team led by the brand ambassador, Alex Muhangi washed its clients at the branches with...
POLIISI ya CPS eyitiddwa bukubirire n’ekwata abavubuka 4 ababadde beekalakasizza ku paalamenti n’ebasannyalaza entambula n’okusasamaza abantu. Bino byabaddewo ku Lwokutaano kumakya abavubuka bana okuli Abduh...
Abalunnyanja abasoba mu 600 ku Mwalo gwe Mugungu mu Ntenjeru-Kisoga Town Council mu district eye Mukono boolekedde okulwala endwadde eziva ku bukyafu nga Cholera, Typhoid,...
OMULAMBO gw’omukyala alowoozebwa okuba mu myaka nga 35, guzuuliddwa mu kitoogo ekyawula Kyetume ne Kimaanya e Kayunga. Bino bibadde Kyetume mu ggombolola y’e Nazigo mu...
Abatuuze b’e Kitende B mu Canan Estate ekisangibwa mu ggombolola y’e Kajjansi baguddemu entiisa oluvannyuma lw’omwana wa mutuuze munnaabwe okugwa mu kidiba kye baggyamu ebbumba...