YAAYA agambibwa okulabiikiriza ssente za mukama we ze yali aterese mu nnyumba n’ekiruubirirwa ky’okukola dduwa ya nnyina asimbiddwa mu kkooti ya Nateete Lubaga e Mengo...
EKIBIINA kya FDC ebintu byongera kukyonoonekera buli olukya. Mu kiseera kino poliisi egaanye okuwa oludda lwa Dr. Besigye ne Ssemujju Nganda obukuumi mu lukiiko ttabamiruka...
Eyaliko president w’ekiibina kya Forum for Democratic Change( FDC) Dr Warren Kiiza Besigye awadde ensonga 3 eziyina okukolebwa okuzza obumu mu banakibiina abekutuddemu ebiwayi. Agambye...
Muwala wa Frank Gashumba, Sheilah Gashumba alaze nti vidiyo z’obuseegu okufuluma ng’ali ne muganzi we omuyimbi Rickman Manrick, zamukosa nnyo mu bulamu. Oluvanyuma lwa vidiyo...
Police ye Nansana mu Wakiso eri ku muyiggo gwa maama agambibwa okuwamba n’okubuzaawo omwana we gweyezaalira, n’akanda bba omudidi gw’ensimbi asasule amabanja agamuli obukiika. Kigambibwa...
Kooti ewozesa bannamagye eyékibinja ekyokutaano mu district ye Agago ekalize musajja waayo Private Mukanja Micheal n’ekibonerezo kyakusibwa mayisa,emulanga kutta muntu mu bugenderevu. Okusinziira ku Ssentebe...