Balon d’or kye kirabo ekisinga amaanyi ekiweebwa omusambi asinze banne okusamba omupiira mu nsi yonna era nga kigabibwa okuva mu mwaka gwa 1956. Kino kigabibwa...
OBUNKENKE bweyongedde okuva mu bazadde olw’ebbula ly’amazzi mu Masaka nga kino kiyinza n’okuviirako bassedduvutto okweyambisa omukisa okutunuza abaana b’obuwala mu mbuga za sitaani. Hafiswah Nakasenge...
Abakyala abakolera mu katale ka Kame Valley akasangibwa mu masekkati ga munisipaali y’e Mukono balayidde obutasula mu katale kano oluvannyuma lw’abaami baabwe kubaddukako ne babalekera abaana...
Baabano abasambi abatondose nga bali ku kisaawe. Bya Jimmy Nteza Christian Eriksen (2021). Omuwuwuuttanyi wa Denmark ow’emyaka 29, yatondose nga asambira ttiimu y’eggwanga ng’ezannya Finland...
Empaka za Euro zaakubiri kwezo ezisinga okulabibwa mu nsi yonna ng’ojjeko eza World Cup era nga nawadde akkadde kano ekiraddwe kya Covid 19 kisimbye amakanda...
OLUVANYUMA lwa gavumenti ya NRM okuwulira okwemulugunya kwabasabuuzi abakakalabiza emirimu gyabwe mu Katale komu Nyendo mu konsitituwensi ya Nyendo Mukungwe ekikirirwa Mp Mathias Mpuuga Nsamba...
Willy Mayambala eyavuganya ku bwa pulezidenti asinzidde ku kyalo e Kimegga ekisangibwa mu mukono disitulikiti nalungamya ku biragiro bya Covid, nagamba nti birina kuwebwa ba...