The key words were ‘Thank You’ as Fortebet showered Hoima, Kiboga, Rwamata, Kavango and Masindi with goodies.Fortebet team led by the brand ambassador, Alex Muhangi washed its clients at the branches with...
POLIISI ya CPS eyitiddwa bukubirire n’ekwata abavubuka 4 ababadde beekalakasizza ku paalamenti n’ebasannyalaza entambula n’okusasamaza abantu. Bino byabaddewo ku Lwokutaano kumakya abavubuka bana okuli Abduh...
Abalunnyanja abasoba mu 600 ku Mwalo gwe Mugungu mu Ntenjeru-Kisoga Town Council mu district eye Mukono boolekedde okulwala endwadde eziva ku bukyafu nga Cholera, Typhoid,...
OMULAMBO gw’omukyala alowoozebwa okuba mu myaka nga 35, guzuuliddwa mu kitoogo ekyawula Kyetume ne Kimaanya e Kayunga. Bino bibadde Kyetume mu ggombolola y’e Nazigo mu...
Abatuuze b’e Kitende B mu Canan Estate ekisangibwa mu ggombolola y’e Kajjansi baguddemu entiisa oluvannyuma lw’omwana wa mutuuze munnaabwe okugwa mu kidiba kye baggyamu ebbumba...
YAAYA agambibwa okulabiikiriza ssente za mukama we ze yali aterese mu nnyumba n’ekiruubirirwa ky’okukola dduwa ya nnyina asimbiddwa mu kkooti ya Nateete Lubaga e Mengo...
EKIBIINA kya FDC ebintu byongera kukyonoonekera buli olukya. Mu kiseera kino poliisi egaanye okuwa oludda lwa Dr. Besigye ne Ssemujju Nganda obukuumi mu lukiiko ttabamiruka...