March 25, 2023
Image default
AmawulireFeatured

EKIRI E UKRAINE

Emirambo gy’amagye ga Russia ne Ukraine gigwa misana na kiro oluvanyuma lwa Vladimir Putin akulembera Russia okuwa ebiragiro akiri okukozesa bbomu ez’obutwa okusinza okumunyumiza nti olutalo lulemye.

Mu kafubo ne bakomanda be batuuma mu ddwaniro e Ukraine ku wikendi, Putina eyabadde yeesabis enkampa olwokutya obutwa mu ofiisi ye yalabudde ensi yonna nti ateekwa okuwangula olutalo lwe yagendamu.

Bino byabadde biri Russia kyokka nga e Bungereza ne Amerika ba pulezidenti JOeBaiden ne Boris bawra nti Ukraine  erina okuwangula omulabe Russia

 Bano bategeezezza nti bapakidde buli kyakulwanyisa ekyetaagisa okukuba Russia.

Bino byabadde byakayogerwaPutin ne yeewaana bwe yakubye ennyonyi za Ukraine satu omulundu gumu ne zisaanawo ate nagamba  nti ekyo kituuza agenda kuseseggula okwesasuza emmeeri eye lugogoma eyakubiddwa wiiki eyomunda.

Related posts

Kkooti emugye mu palamenti lwa buyigirize.

OUR REPORTER

WHAT A WIN! PAIDHA CLIENT BANGS 180M FROM 1K

OUR REPORTER

Obutakkaanya wakati wa Ssaabalamuzi Dollo ne Ssaabaminisita Nabbanja bugonjooledwa.

OUR REPORTER

Leave a Comment