15.6 C
Los Angeles
March 21, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Empaka zókunoonya  Nnalulungi ow’ebyóbulambuzi 2023 zitongozeddwa.

Empaka zókunoonya  Nnalulungi wa Buganda owébyóbulambuzi 2023 zitongozeddwa.

Emikolo gibadde mu Bulange e Mengo.

Empaka zómwaka guno akutambulira ku mulamwa ogwókusimba emiti n’okuzzaawo obutonde bwénsi Greening Turism

Minister wa Buganda owóbulambuzi Owek. Kiwalabye Male yatongozza empaka zino.

Empaka zóbwannalulungi bwóbulambuzi mu Buganda zigenda kutandikira mu masaza era buli ssaza lyakuvaamu bannalulungi basatu abanaavuganya era bateekeddwa buli omu okubeera ngálina ekika mwava.

Related posts

Akayisanyo ku Namirembe Road,

vega

Omwami wa ssabasajja mu ssaza ly’e Bugisu atuuziddwa

OUR REPORTER

Abatuuze bagudemu ekikangabwa mu disitulikiti y’e Kalangala.

OUR REPORTER

Leave a Comment