17.4 C
Los Angeles
December 7, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Eyanoba okumala omwezi mulamba asattizza Abooluganda lwe.

Abooluganda b’omuwala Grace Alexis Nakyanzi 21, eyali abeera e Mutundwe
eyabula kati omwezi mulamba bali mu kusoberwa. SLOTBET

Mwannyina Roy Lubega agamba nti Nakyanzi yanoba mu bufumbo mu December omwaka oguwedde n’atandika okweyiiya wadde ebintu nga bibadde tebitambula bulungi. Lubega yategeezezza nti gye buvuddeko

Nakyanzi abadde afuna okutiisibwatiisibwa okuva ku musajja gye yanoba era n’aloopa ku poliisi ya Katwe ku fayiro SD:80/02/05/23. Lubega agamba nti ekibatabudde, essimu ya Nakyanzi nayo teriiko. Bagguddewo omusango gw’okubula kwe ku fayiro 39/05/05/23 ku
poliisi e Najjanankumbi

Related posts

ABAWAGIZI ABALABA EGYA EURO, BAKWERABIZA ENDWADDE YA CORONA

OUR REPORTER

Alupo: Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana.

OUR REPORTER

Abakristu banyenyezza amatabi mu Eklezia ez’enjawulo.

OUR REPORTER

Leave a Comment