Gallery
Latest News
Alupo: Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana.
0
SHARES ShareTweet
Omumyuka wa president wa Uganda Rtd Major Jesca Alupo alagidde abakulembeze mu kitundu ekyo okulwanyisa obutabanguko obweyongera buli olukya, buzingamya enkulakulana.
Alupo bino abyogeredde Wankole mu district ye Kamuli, ku mikolo gyolunaku lwa’bakyala mu district eno.
Agambye nti…
Abavubuka b’e Kawempe basabye Museveni addemu yeesimbewo mu 2026.
Abavubuka b’e Kawempe basabye Museveni addemu yeesimbewo mu 2026.
Abavubuka baagambye nti baagala mu 2026 Pulezidenti Museveni addemu yeesimbewo ayongere okutwala eggwanga mu maaso wabula minisita Minsa Kabanda n’abakuutira...
Munnayuganda omusuubuzi e South Africa yafumise mukazi we n’amuta.
Munnayuganda omusuubuzi e South Africa yafumise mukazi we n’amuta.
Munnayuganda omusuubuzi e South Africa kigamibwa nti obusungu bumulinnye n’akakkana ku mukazi we n’amufumita ebiso ebimuviiriddeko okufa. Poliisi y’e Pretoria...
Abavubuka abasangiddwa n’ebyuma by’amasannyalaze bagguddwaako gwa butujju.
Abavubuka abasangiddwa n’ebyuma by’amasannyalaze bagguddwaako gwa butujju.
POLIISI y’e Matugga mu ggombolola y’e Gombe mu Nansana Munisipaali ekutte n’eggalira abavubuka bataano abasangiddwa n’ebyuma bye babadde basumuludde ku...
Fortebet lights up Nakasongola, luweero with priceless ghifts.
Fortebet lights up Nakasongola, luweero with priceless ghifts.
Fortebet, Uganda’s leading betting company over the weekend again did what it is good at-gifting its customers.Hundreds of clients walked away...
Police ya Uganda eguze emmotoka kapyata.
Police ya Uganda eguze emmotoka kapyata.
Police ya Uganda emmotoka kapyata, ezeeyambisibwa okwanganga abakyamu, nga n’abekalakaasi mwobatwalidde. Emmottoka zino ziri 65 nga zonna tezyitamu masasi okuli...
Omulambo gwa Babirye eyafiira e Turkey gukomezebwawo.
Omulambo gwa Babirye eyafiira e Turkey gukomezebwawo.
Omulambo gwa munnaUganda Babirye Florence eyafiira mu kubumbulukuka kw’ebizimbe olwamutenzaggulu eyagoya Turkey mu february 2023 ,guteereddwa ku nnyonyi gukomezebwawo mu...
Abanyaze mukamawabwe obukadde obusoba mu 23 basatu bakwatiddwa.
Abanyaze mukamawabwe obukadde obusoba mu 23 basatu bakwatiddwa.
Abasirikale ba kampuni y’obwannanyini basatu, aba Tight security guard bagombeddwamu obwala, kigambibwa banyaze obukadde bwa shilling obusoba mu 23 ku...
Poliisi ekutte omuvubi afumise munne lwa mukene.
Poliisi ekutte omuvubi afumise munne lwa mukene.
Poliisi ku kizinga kye Bubeke mu bizinga bye Ssese ekutte omuvubi Joseph Musanje 28, kubigambibwa nti yafumise munne Byakatonda Gasule...