9.9 C
Los Angeles
March 29, 2023
Image default
AmawulireEbyemizannyoSportStars

‘KABAKA’ WA ‘DRAW’ AKUBYE FORTEBET OBUKADDE 105 MU 1,000/=

Kkasitoma wa Fortebet omwezi gwa February yagutandikidde mu ggiya bweyawangudde obukadde 105 okuva mu nnusu 1,000.
Ekisinga okwewuunyisa ku lisiiti ye, omuwanguzi ono yalonze emipiira 10 gyonna n’agituma okuggwera mu maliri era nekituukirira. Obuwanguzi buno bwabadde ku lisiiti nnamba 3203252501469999
Odi okuva mu mipiira 10 gyeyalonze zaabadde ziva ku 3.05-3.30, era nezimuwa omugatte gwa odi ogutakkirizika ogwa 105,455.14 eyamuwangulidde 105,455,140/= ezaamusassuliddwa zonna obutabanja ku kitebe kya Fortebet ekikulu e Kololo-Kampala.
Ng’akwasibwa ssente ze, omuwanguzi ono asirikiddwa amanya yagambye bw’ati ku lisiiti eno ey’ebyewuunyo, “Mbadde nsubwa okuwangula ssente nga nguddemu omupiira 1 oba 2. Nkola nnyo okunoonyereza nga sinnasiba lisiiti yange era bwentyo bwennakoze ndyoke mpangule”
Ssente ze zaamukwasiddwa ambasada wa Fortebet, Alex Muhangi

Related posts

Poliisi etandise omuyiggo gw’ abakoze efujjo mukuziika Jakana .

OUR REPORTER

Tolbert Musinguzi akulira eby’okulonda mu Wakiso alabudde ebyalo ebirimu enkaayana.

OUR REPORTER

OMUBAKA MBABAZI PASCAL AGABIDDE AB’E BUWEKULA EMMERE.

OUR REPORTER

Leave a Comment