OLUVANYUMA lwa gavumenti ya NRM okuwulira okwemulugunya kwabasabuuzi abakakalabiza emirimu gyabwe mu Katale komu Nyendo mu konsitituwensi ya Nyendo Mukungwe ekikirirwa Mp Mathias Mpuuga Nsamba nti bakoye enkuba okubakubiranga emali yabwe ,ababbi ,omusana okubokya buli kadde gavumenti yasalaw’okubazimbira akatale kano akasuka mubuwumbi ekumi nakamu (11b)ate kussawa yaleero wosomera egulire lino abasingabatandise okadukamu olwabukulembeze bwebayise obwabamusibira mubwa abasuse obatulugunya nokusingira ddala abavu.ABASUBUUZI BAKABAShafic Kalyango ngono musubuuzi wabyabulimi ategezezza SSEKANOLYA nti bawanjagira gavumenti okubazimbira akatale kano naye kussawa yaleero bejusa nolunaku pulezidenti Y.K. Museveni lweyakabakwasa kubanga balinga abamumalira ebisera nobudde bweyamala nomudidi gwensimbi gweyatekamu kubanga abasinga obungi nokusingira ddala abakulembeze babwe abaliko ekisera kino bakoze kinene nny’okulaba ngabasubuuzi baduka mukatale kano.Ayongerako nagamba nti emisolo gisuse egibagerekerwa ngatte bwogezako okwemulugunya ngagwe bakutwalanga omulabe wabwe ngakino kiviriddeko bangi okulaba ngabadduka mukatale ngabatandika okutundira emaali yabwe ebweru wakatale olwokuba abatundira ebintu munda batunda beeyi yemu nabali wabweru .Abasubuuzi bekokola obwanakyemalira obufumbekedde mukatale kano kubanga gavumenti yabawa kamera okusobola okulaba ngabakwatta ababbi nabakozi bebikolobero ababera baze mukatale kano naye obudde bwebutuka ekiro zibera tezisobola kwatta mukozi wakikolobera yena kubanga abakulembeze balemereddwa okusasula amasanyalaze ngatte bakanya basolozamu ssente ezitali kyezibagasa mumbera yona ngera tebalaba nsonga lwaki kamera tebazitwala mubutale obusobola ozirabirira obulungi.Bagamba nti gavumenti yabawa tanka yamazzi okusobola okulaba ngabalwanyisa endwadde eziyinza okuva kubujama naye tegabayambye nakamu kubanga essawa yaleero bagajja wabweru wakatale okusobola okwekuma ngabayonjo nokusingira ddala abatunda ebyenyanja.AKATALE BAKANIKAMU MWANYISSEKANOLYA bweyawubyek’olubu lwebigera mu Katale ka Nyendo akogerwak’oba ddala bitufu yasanze ekitundu ekimu banisemu mwanyi mukifo kyabasubuuzi mwebandibadde bakakalabizza emirimu gyabwe ngatte ekyenaku omugagga nanyi mwanyi kigambibwa alina obussente bwawa abakulembeze mukatale kano nti abawayo ekyoja mumiro asobole okwanikamu emwanyize ngatte namazzi agava mutanka yagavumenti gebakozesa okufukirira emwanyi.ABASUBUUZI BALUMIRIZZA ABAKULEMBEZE Abasubuuzi balumirizza abamu kubakulembeze babwe mukatale kan’ okuli John Ssendago,Juliet,Kasozi Bulu,Nalongo Naziwa nabalala kigambibwa bakoze kinene nnyo abasubuuzi okubera ngatebaganyiddwa mukatale kano .Era nti gavumenti erina okuvayo nomukon’ogwekyuma okulaba nga abakulembeze banakyemalira bakoze kinene nny’okutatana ekifananyi kyapulojekiti zagavumenti ezibera zireteddwa mukitundu ngakino kivirako nabamu okugamba nti tebayambiddwa nakamu okujak’okujak’obanyunyuta ngatebalina kyebafunamu ngate bo bakanya kukusa embuto zabwe nabantu bebakolagana nabo abokulusegere.Wabula SSEKANOLYA yafumbye okunonya abamu kubakulembeze mu katale kano era twafunye Mad Kawuma omu kubakulembeze babavubuka nagamba nti gavumenti esanye eyingira munsonga zakatale kano kubanga bantu bangi baddusemu nabamu nebagenda nemubyalo kubanga embera eriwo nkambwe nnyo ngatebasobozesa kukakoleramu kubanga omuntu omwavu nti babera alina omusango gwazizza kuntu ngalina kubussente abera tasobola kusinga musango.Kawuma ayongerako nagamba nti gyebuvuddeko waliw’omuvubuka eyagiddwako ebintu bye omuli ebijanjalo,pulayi zenyanya bgabino bibalirirwamu emitwalo nga ana(400,000) ngatte ssente yewola newole ngakati asatiro atandise nokulira kunsiko kubanga ebintu byeyali atunda byavunda.Kawuma ayongerako nagamba nti eyali omubaka wa Masaka disitulikiti Mary Babirye Kabanda direkita wa St Mary’s Junior School Masaka ne St Jude SSS yabawa tanka yamazzi oluvanyuma lwokumuwanjagira ngabakoye okukika amazzi wabweru wakatale ate natakoma awo nabawa nessente enkalu okusobola okulaba nga bwebera yetagisibwa ogiterezza bwebera efunye obuzibu naye tebategera ssente kyezakola ngera kati ebula lyamazzi libakabya twaha ngentulege nasaba bekikwatak’okuvay’okulumirirw’abasubuuzi bebawangala nabo.Wano webasinzidde nebawanjagira gavumenti nokusingira omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni ngabweyavayo nakwasa abasubuuzi akatale kano ate era asitukiremu oba asindike Col Edith Nakalema anonyerezze kubulyake obususe mukatale kano ngakino kivirak’okuvumaganya gavumenti nti terina kyebakoledde ngatte bintu bingi nnyo ngera bantu nokusingira ddala abo abali kuludda oluvuganya gavumenti kano bakikozesa nga emandus’okwoger’amafukule nti terina kyebakoledde olwabakulembeze abasiwufu bempisa.Attachments area
ReplyForward |