Abalokole beeyiye mu bungi mu kusaba kw’okusiibula omwaka 2022 nga bayingira 2023 ku kanisa ya The Worship House e Nansana ey’omusumba Wilson Bugembe.
Abamu ku bvantu abeetabye mu kusaba kuno mubaddemu ye muyimbiDavid Lutalo,ababaka ba Palamenti Omugagga nanyini Big Zone e Nansana n’abalala era wano Bugembe n’abasabira omukisa ogw’obuwangazi.