17.4 C
Los Angeles
December 7, 2023
Image default
AmawulireEbyemizannyoFeatured

Munnabyamizannyo  Mutebi aziikiddwa.

Munnamawulire omugundiivu era munnabyamizannyo Stuart Kiwanuka Mutebi aziikiddwa e Kasokoso mu Wakiso.

Stuart amaze ebbanga ng’aweereza program z’ebyemizannyo naddala omupiira ku mayengo ga Radio ez’enjawulo omuli ne CBS FM.

Abamu ku beetabye mu kuziika kuno, kubaddeko ababaka ba parliament Allan Ssewannyana naye munnabyamizannyo, Muhamad Sseggiriinya n’omubaka omukyala owa district y’e Wakiso Betty Ethel Naluyima.

Related posts

Luweero builder wins 626m, sets new 2023 record.

OUR REPORTER

Owabooda atomeddwa mmotoka n’atwalibwa mu ddwaaliro ng’ataawa.

OUR REPORTER

Abagambibwa okutigomya ab’e Kikaaya ne Nakulabye bakwatiddwa.

OUR REPORTER

Leave a Comment