Museveni ne Owinyi Dolo bakanyizizza kukujawo etteeka lya bailo.
Enteekateteka zimaze okukolebwa Ssabalamuzi Alifonso Owinyi Dolo ateeeke omukono ku mateeka agajawo okweyimilira kubantu abaziza emisango gyanagola nga tegayise mu paramenti oba okuyita mukalulu ke ekikungo abantu basalawo.
Newankubadde ebaggo lyo okubjjawo okweyimilira abaziza omusango eminene lilina okukubaganyizibwako ebirowoozo mu paramenti neliyisibwa okutuuka etteeka, lino lyandibuuka paramenti oluvanyuma lwa Ssekanolya okukitegerako nga Ssabalamuzi abaliko ebilagiro bya agenda okuteekako omukono abalamuzi
Buli Kooti byebanagoberera obutawa bantu abaali kumisango gya nagomola Bailo nga bino ebiragiro tebiyise mu paramenti.
Ebaggo lyona okufuka etteeka kimala kuyita mu paramenti ababaka nebalikuganyako ebirowoozo wabula singa ebiragiro bino batekebweko omukono gwa Ssabalamuzi abazadde munkola okusaba kwa pulesidenti Museveni kwaze asaba okuwa bailo kugibwewo ku musango eminene.
Kinajukirwa nti plesidenti Museveni bwe yaali ayogera eri eggwanga kukisaawe eKololo mumwezi gwo omukaaga omwaka guno mu paramenti eyali ekubilizibwa sipiika Jacob Olanya yagambye nti singa bwenkanya okuwa omutemu bailo era nti abantu abakwatibwa mubutemu tebandyeyimilidwa era nategeeza nga bwa genda okwogeramu ne Ssabalamuzi Owinyi Dolo naye eyali mu lutuula luno balabe nga etteeka balijawo.
Museveni ayogera ku bantu abakwatibwa mubutemu obwa obwakolebwa ku General Katumba Wamala namufiiramu Muwala we ne dereva we no bademu obulala obwakolebwa ku banene abalala nti bangi kubano bakwatibwa kyoka Kooti ne bakiriza okweyimilirwa ekintu kye yagamba nti Kyaali tekisaana mukisera abantu bebakolako obutemu baali bafude.
Kyoka ebigambo bya Museveni byawakanyizibwa abo oluda oluvuganya gavumenti nabamu kubanamateeka nti kino kyaali kityoboola ddembe lyo obuntu elibawebwa ssemateeka We eggwanga mu nyingo eya 23 akawayiro ako 6 era ne enyingo ya 28 mu amateeka we eggwanga egamba nti “omuntu abeera ateberezebwa okuzza omusango okutuusa nga gumaze okumusinga”.
Wabula Ensonda ezesigika zitutegezezza nti Museven ne Owinyi Dolo bzakozeseza omukisa guno abantu babutikidwa embozzi zza Bujingo, Covid19, no okuzza abaana kumasomero bakukuse ebilagiro bino nga tebiyise mu paramenti bitekebweko omukono olwo lifuuke eteeka nga bana Uganda bebase.