15.6 C
Los Angeles
March 21, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Omoding  yawangudde ekifo ky’omubaka we Serere.

Akakiiko k’ebyokulonda aka Uganda electoral Commission kalangiridde Emmanuel Omoding atalina kibiina kwajidde okujjuza ekifo ky’omubaka we Serere.

Omoding azze mu bigere bya kitaawe eyafiira mu kabenje Patrick Okabe.

Emmanuel Omoding afunye obululu 15,638.Munna NRM Phillip Oucor akutte kyakubiri n’obululu 13,206.

Alice Alaso owa ANT akutte kyakusatu n’obululu 3,335.Onguruco Martin talina kibiina akutte kyakuna n’obululu 2,523.

Ate owa FDC Eratu Emmanuel afunye 1,252.

Akulira eby’okulonda e Serere Cheptegei Nangendo Sylivia y’alangiridde ebivudde mu kulonda.

Related posts

Obunkenke bweyongedde ku bbula ly’amazzi e Masaka abazadde ne basattira

OUR REPORTER

Hamis Kiggundu atutte Kabaka  mu kkooti .

OUR REPORTER

Abavubuka  baffiridde mu Daamu.

OUR REPORTER

Leave a Comment