23.6 C
Los Angeles
September 23, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Omubiri gwa Wameli gukomezeddwawo e Uganda.

Omubiri gw’eyali munnamateeka wa NUP Anthony Wameli gussiddwa ku nnyonyi ya kampuni ya Emirates okuva mu kibuga Boston mu America, gukomezebwewo ku butaka mu Uganda.

Wameli yafiira mu America omwezi oguwedde ogwa February, gyeyali amaze ebbanga ng’ajanjabibwa obulwadde bwa kkookolo.

Bannakibiina kya NUP mu America basoose kumukungubagira mu ngeri eyenjawulo awamu n’okumusabira mu st.peter’s church okwetabiddwako ssaabawandiisi wa NUP David Louis Lubongoya.

Oluvannyuma omubiri gwe gussiddwa ku nnyonyi ya Emirates airlines okuzzibwa guziikibwe mu butaka.

Wategekeddwawo olukungaana lwa bannamawulire mu bitundu bye Kanyanya omusuubirwa okwanjulirwa enteekateeka z’okuziika

Related posts

Omusango g’omugagga Onobe okutta mukazi we gwongezeddwaayo.

OUR REPORTER

7 bavunanibwa gwa buffere.

OUR REPORTER

Bakkansala ba NUP 10 bakwatiddwa ku by’okukuba olukung’aana olumenya amateeka.

OUR REPORTER

Leave a Comment