Waliwo ebintu ebifuuka ensonga mu laavu naddala mu mawanga ag’enjawulo ate ebirala ne bituuka okuba nga tebikyasosola.
Bajjajjaffe ab’edda waliwo ebintu mu laavu bye bataafangako kyokka nga kati abasajja kwe bafiira.
Era abantu ababaddeko mu nsi z’Abazungu bakimanyi nti laavu yabwe eteekwa okubaamu kiisi oba pekini era bwotawa munno kiisi olwo abeera tajja kunyumirwa era olwo talubala.
Gyebuvuddeko ng’abasajja okufuna omukazi ataakyalira nsiko nga bamulaba ng’atalina lugendo oba omujega oba ow’ebipali.

Kyokka kati ekyo abamu bakivuddeko eby’okukyalira tebabifaako nnyo kasita omukazi abeera nga ka kasukaali keeko.
Wabula ensonga y’amazzi yeekutte akati era omukazi nabukalu takyawaya.
Okusinziira ku mukyala Namugerwa omu ku bayamba abakazi ba Nabukalu okukyuka ne bafuuka ba Namazzi, agamba nti abasajja baakooye ettale.
Agamba nti abasajja kati baagala ntobazi na nnyanja ne bawuga ne bekkya.
Omusajja w’ennaku zino ne bwabeera atutte mukazi mu loogi ayagala ne bannyuka emikolo nga webabadde wonna watotobadde lw’amanya nti ddala teyatomedde.
Ne bw’abeera maama w’abaana omwami ayagala n’azzanyira mu kisenyi sso sikuleka buliri nga bukalu nga bwe yabusanze.
Omukyala ono agamba nti wadde mu bakazi abamu naddala bamunywa mata amazzi ga buzaale kyokka waliwo ebirungo byosobola okukozesa oba okunywa naawe n’ofuuka Namazzi.
Namugerwa naawe gw’osobola okwogerako naye ku ssimu nnamba 0708996458 singa obadde n’obuzibu buno n’akuyamba agamba nti buli mukazi ali mu laavu ne munne abeera n’amazzi wabula abamu bagakonya oba okufuna agatambuza ekinu naye nga tosobola kugalaba nga gatobezza wansi.
Nti ebirungo bye bakola mu ddagala lye banogera abantu abalina obwetaavu kati abamu lye bakozesa okufuna ebiyiriro ebifuuwa ne mu bbanga oba okuleka ebitaba abasajja ne basanyuka ne babatonera ebingi.
Bbo abasajja betwayogeddeko nabo bagambye nti tebamanyi kiki kiri mu mazzi gano kubanga ekituufu sibalimi b’amayuuni oba abakubi ba bulooka nti kyokka beesanga bagetaaga. Wiiki ejja tujja kubuulira lwaki amazzi gacamula abaami.