AmawulireEbyobusubuziFeaturedOmulabirizi Ssebagala alabude gavumenti ku kyokutunda emwannyi eri bamusiga nsimbi. by OUR REPORTERApril 20, 2022April 20, 20220200 Share0 Omulabirizi we Mukono James William Ssebaggala asinzide mububaka bwe obwa amazukira ne yenyamira olwe ngeri abakulembeze gyebayitiriza okweyagaliza okutuuka nokwagala okuwaayo ekirime kue emwaayi bana uganda kyebabade basigaza okugyamu ensimbi. Ssebagala agamba nti kilaga okweyagaliza okususenyo nadala mukisera kino nga bana uganda belyankutta Ssebagala agamba nti ekisera kino gavumenti yandibbadde elaba engeri ki gyeyiza okukendeeza kumisolo ku bikozesebwaa nga sabuni sukali nebilala mukifo kyokuloowoleza mukunyunyuta emisolo kubintu ebiyamba abantu babulijjo.Ono asabye abantu bakatonda nti newankubade bayita mukusomozebwa okwe engeri eyo tebalina kutya wabula bakozese ekisera kino ekya amazulira okuda eri katonda kubamda teri mbeera ya luberera.Gavumenti elina eteekateka yo okutunda ekirime kye emwaanyi eri bamusiga nsimbi okukikulakulanya nti wano bana uganda bwe banasobola okukifunamu obulungi.Wabula kinajukirwa nti gavumenti ebintu byona bye baze batunda bwo ngede naku eri bana uganda ekyokulabirako ge masanyalaze nga beyi yago yekanama buli lukya.Ssebagala era alaze okutya olwe eggwanga gyelisulilidemu omwana owobulenzinekyongede obutabanguko mumaka noka.nti abaana abalenzi bafuuka bangalo bunani ekituuuse no okutwaala aba bodaboda okukbelebwa emitwe. ReplyForward