EssanyuFeaturedOmusumba akuutidde abafumbo abagattiddwa: ‘Mwewale eng’ombo ya ‘nfumba lwa baana’ by vegaMay 20, 2021May 20, 20210245 Share0 OMUSUMBA w’essaza lya Kasana Luweero alabudde abaagalana abaasazizzaamu emikolo gy’okugattibwa mu bufumbo obutukuvu mu biseera bino olw’ekirwadde kya Covid19 nti baakwejjusa olw’okuyimiriza emikolo gino.