Omusuba jackison Ssenyonga owa Christian life church era nga yemutandisi w’e mikutu gya amawulire okuli Top tv ne top radio bamutute mu office etawulula abakozi ey’e kikula ky’abantu lwakulemererwa kusasula bakozi be missaala. RIck Ashabnga ono yali presenter ku TopTv yawazewaze Ssenyonga yogayoga paka mu office yabakozi nga agamba nti abanjja pastor nakulira Tv eno Paul Mubiru sent za myezi 10 wona bwebukadde 5.
Mukwemulugunya kwe Ashaba agamba nti bwe yagezako okubanjja sente zze yagobwa bugobwe kumulimu kwekusalawo okwekubira enduulu muminisitule ye ekikula kya abantu mu office ya abakozi asobole okuyambibwa.Ashaba siyeyeka omukozi abanjja Ssenyonga nga kigambibwa nti nekusawa eno abakozi
kumikutu gye babanjja emyezi egisooba mwe esatu kyoka nga buli ayogerako agobwaKigambibwa nti guno gufuse muze Ssenyonga okugoba buli mukozi agezaako kubanjja sente ze omusaala nga abakozi abwererako ddala bagobwa mumwezi gwo munaana omwaka guno nga tebasasuddwa misaala gyabwe gyebaali babanjja.Ensonda ezesigika ku kitebe kya Top media zitegeezeza SSEKANOLYA nti Mukiseera kino abakozi babanja wakati we emyezi ebiri kwesatu kyoka nga tebalina bwogerero kubanga batya nti bwebanayogerako bagobebwa kumirimu nebasigala no obulumi kumitima.Omuze gwo Omusumba Ssenyonga obutasasula bakozi tegutandise lero kubanga abakozi bangi bamwekokola obutasasula nga nabamu bagamba nti kirabika kikulakye era nga nabamu kyekibagoba okukolera ku Tv ye.Ssenyonga asuubirwa okudamu okwewozako kwe mubanga lya weeks biri.ReplyForward