9.9 C
Los Angeles
March 29, 2023
Image default
AmawulireEbyemizannyo

OMUTINDO GWA UGANDA GUSEREBYE MU ZA CECAFA

Amawanga mwenda gegeetaba mu za CECAFA mu ggwanga lya Ethopia wabula nga eggwanga erya Uganda lyaremereddwa okuyita mu kibinja A mweyateekebwa oluvannyuma lw’okukola amaliri ga mirundi ebiri ne DR Congo wamu ne Tanzania. Olwo Uganda yasigadde kulwanirira bifo era nga yamalidde mu kyakutaano bweyakubye DR Congo ne Eriteria mu gy’okulwanira ebifo. Omusambi Najib Yiga ne Steven Desse Mukwala bebateebedde Uganda ggoolo bbiri bbiri mu mpaka zino okukola omugatte gwa ggoolo 4 Uganda zeekubye.

Eggwanga lya Tanzania ne Burundi bataddewo omutindo omulungi mu mpaka zino.

Related posts

Ssegiriinya ne Ssewanyana gebakaba ge bakomba.

OUR REPORTER

Ssaabasajja Kabaka asiimye emirimu gy’omugenzi Kaggo  Nakibirige.

OUR REPORTER

GULU PUNTERS WIN FORTEBET-ALEX MUHANGI SOCCER TOUR

OUR REPORTER

Leave a Comment