Abaffudde ye Herbert Bakesigeki 22 omutuuze we Kyatuulo n’omulala ategerekeseko erinnya limu lya Charles nga ono abadde mukozi mu faamu ya Nzuneki mu gombolola ye
Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olumaze ennaku bbiri mu Butikkiro e Mengo, nga lwekeneenya enteekateeka ya Nnamutaayiika okunaatambulizibwa emirimu eye myaka etaano egijja 2023-2028 lukomekkerezeddwa. Mu
Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu Dr. Diana Atwine yeekokkodde obucaafu obusukkiridde mu maka ekivuddeko abantu bangi okulwala endwadde. Dr Atwine asinzidde ku Mbuga y’essaza Buddu
Parliament esiimudde mu mateeka ga Uganda ezimu ku nnyingo z’amateeka, ezizze ziranngirirwa kkooti etaputa ssemateeka ne kkooti ensukulumu nti zimenya ssemateeka w’eggwanga. Ekitongole Kya Police
Abaana babiri ab’omutuuze Ssevume Yuda ku kyalo Kasenyi mu town council ye Kigangazzi e Bukomansimbi bagudde mu luzzi nebafiiramu. Abaana bano kuliko ow’emyaka 12 ne
Poliisi e Kawempe mu Kampala n’emiriraano eggalidde omusumba Robert Ssenfuma,emulanze kutulugunya baana abawala n’ekigendererwa ekyokubafunamu ensimbi. Waliwo omwana Omuwala Nassande Tendo emyaka 10, yeyekubidde enduulu
Abatuuze b’e Bwaise III mu Katoogo zzooni n’ebitundu ebirala balaajanidde KCCA okuvaayo ebayambe ku kutereeza emyala egyazibikira mu kitundu kyabwe gye bagamba nti gye givaako
And on this execution, there is a clear understanding of non-public talents, strengths, and weaknesses directing the approach of such a success plan. So, there’s