Muwala wa Frank Gashumba, Sheilah Gashumba alaze nti vidiyo z’obuseegu okufuluma ng’ali ne muganzi we omuyimbi Rickman Manrick, zamukosa nnyo mu bulamu. Oluvanyuma lwa vidiyo
Police ye Nansana mu Wakiso eri ku muyiggo gwa maama agambibwa okuwamba n’okubuzaawo omwana we gweyezaalira, n’akanda bba omudidi gw’ensimbi asasule amabanja agamuli obukiika. Kigambibwa
Kooti ewozesa bannamagye eyékibinja ekyokutaano mu district ye Agago ekalize musajja waayo Private Mukanja Micheal n’ekibonerezo kyakusibwa mayisa,emulanga kutta muntu mu bugenderevu. Okusinziira ku Ssentebe
Lydia Jazmine amanyiddwa nga Nabawanuka Lydia atangaazizza ku nkolagana ye ne muyimbi munne Eddy Kenzo. Yawakanyizza nnyo olugambo olubadde lumaamidde emikutu gya yintaneeti nti ye
Olutalo lw’ebigambo olugenda mu maaso wakati wa Gravity Omutujju ne Kapa Cat lulabika si lwakuggwa kati! Mu mboozi ey’akafubo ne ttivvi emu, Kapa Cat yalaze
Abatuuze be Kyamuliibwa mu district ye Kalungu basuze ku tebuukye, olwa kibuyaga eyasuze ng’akunta n’asuula amayumba gabwe. Ennyumba ezisoba mu 50 tezisigazza Busolya. Zisaangibwa mu
POLIISI y’e Kalungu ekutte taata w’abaana ababiri abattiddwa n’omulala owookusatu n’asimattuka nga kigambibwa nti ye yabadde mu lukwe . George Sennyondo 37, omutuuze w’e Kyamuliibwa,