17 C
Los Angeles
September 25, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Sentebe wa Mukono tatudde

MUKONO

REV. Peter Bakaluba Mukasa ye sentebe wa disitulikiti y’e Mukono nga yaliko omubaka mu paliyamenti.  Munnankyukakyuka ono bwomusanga ng’awatanya oyinza okulowooza nti mumeganyi olw’engeri gy’afungizaamu empale. 

Bakaluba ng’anyuse

Wano yasangiddwa mu makaage eg’e Namyooya mu Nakifuma ng’ava kutema bikajjo.  “Mbasibiridde bikajjo biibyo babitutte mu bbaasi y’essomero,” bwatyo Bakaluba bwe yayogedde. Ono abaddusi yabawadde bikajjo okufuna amaanyi.  Bakaluba y’omu ku bakulembeze abawagira ebyemizannyo mu Mukono. 

Related posts

Ssaabasumba Bakyenga afudde.

OUR REPORTER

Thank you: Fortebet to Hoima, Kiboga, Masindi, punters.

OUR REPORTER

Gavumenti eleese emisolo emikakali mu bajeti ya 2023/2024.

OUR REPORTER

Leave a Comment