Jjajja eyagenze ku ssomero okukyalira muzzukulu we afiirideyo.
Jjajja abadde tannafa, abazadde banguye okumuggya mu luggya lw’essomero mmotoka w’emutomeredde ne bamuddusa mu ddwaaliro e Kawolo kyokka bagenze okumutuusaayo...
Ssewannyana ne Ssegirinya begaanye eby’okukutula ddiiru yonna n’abanene mu government.
Ababaka ba parliament owa Makindye West Allan Ssewanyana n’owa Kawempe North Ssegirinya Muhammed bakukulumidde bannabwe ku ludda oluvuganya government ababakudaalira...
Abavubuka bekalakaasizza lwa mabaati ge Kalamoja – police ebakutte.
Police ya CPS mu Kampala ekubye omuka ogubalagala bwabadde eggumbulula abavubuka bekalakasizza mu Kibuga Kampala nga balaga obutali bumatiivu olw’akasirikiriro...
Wakiso bayisizza ebiragiro ebipya ku masomero okunyweza ebyokwerinda.
ABAKULIRA ebyenjigiriza mu distulikitti y’e Wakiso bayisizza ebiragiro ebipya ku masomero okwongera okunyweza ebyokwerinda . Bino byakakasidwa Janat Nakabugo omu...
Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasanyalaze Ku Nalubaale.
Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasanyalaze Ku bbibiro lya Nalubaale eryayitibwanga Owen falls dam ne Kiira dam e Jinja, oluvannyuma lw’endagaano...