22.4 C
Los Angeles
June 3, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Ssaabasumba  Ssemogerere yakulembeddemu Abakristu okutambuza ekkubo ly’omusaalaba.

 Ssaabasumba w’Essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere yakulembeddemu Abakristu okutambuza ekkubo ly’omusaalaba okuva ku lutikko e Lubaga nga kuno kwetabiddwamu.                                                                                                                       Ssaabasumba ajjukiza abakulembeze obuvunaanyizibwa bwabwe naddala ekyokubira eddoboozi ly’abanyigirizibwa n’okwefumitiirizza ku kubonaboona kwa Kristu.u abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo.

Ku bano kuliko minisita wekikula Kya bantu  Betty Amongi, minisita omubeezi owa Kampala Kabuye Kyofaatogabye, abakaka ba palamenti Joseph Gonzaga Ssewungu owa Kalungu West ne Barnabus Tinkansimire owa Buyaga West n’abalala. 

Bano bakwegatta ku bannabwe ab’enzikiriza endala ebeegatira mu Uganda Joint Christian Council ku kisaawe Kya old Kampala

Related posts

Engeri aba Takisi ne  Bus gyebongezza emiwendo gy’entambula 

OUR REPORTER

Parliament ya America eyagala kussa nvumbo ku babaka ba Uganda.

OUR REPORTER

Zaake ssente za Sipiika Among zeyamuweereza obujulizi bulaga nti yali azimanyiko.

OUR REPORTER

Leave a Comment