24.2 C
Los Angeles
September 24, 2023
Image default
AmawulireEditor's PicksFeatured

ZUULA N’OMUKUGU KUBATALYA NYAMA

NICHOLUS MUNYAGWA MUNEDHE- ENYAMA LIILINO

Omulundi oguwedde twayiga ku muddo ogusinga okuyisibwaamu amaaso olwobugoonvu bwaago, omuddo guno tuguyita Nakitembe oba Musimbya nnyiriri mu Luganda kyokka mu Lusoga  akabalira einuma.

Oluvannyuma akaddo kano katuumimwa akabalira kumugongo olwokuba nti ensigo zaako zibeera zisimbye olunnyiriri wansi wobukoola bwaako.

akaddo kano mu Luzungu kayitibwa phylunthus minuri oba chanca piedra. ekigambo kyoluyonanni ekitegeeza mwaasa ndoddo oba lumementula mayinja (stone breaker).

ffe mu africa tufiriddwa abantu bangi olwobutamanya era bwooba wafiirwaako munno olw’ekilwadde kyensigo (kideney), omusango guno guli kuggwe olwobutamanya. Akaddo kano kajjanjaba ebilwadde byonna ebikwata ensigo zaffe

kyokka wakati mu kunoonyereza kwennakoze nakizudde nti akaddo kano kajjanjaba akawago((bladder), enseke zomusulo(urethra and ureters ), endwadde za nabaana omuli nebizimba (fibroids) nendwadde zobukaba ezimu(UTI and STI). ekyipya ku kaddo kano nti singa oba okagasse nakamuli ka Sekajja (Svinca Rose) awamu

ne bikoola ebyenkindukindu oba ensaansa ate kiyamba ko abakyaala abatalina bwagazi okubufuna era nokwongera enkwaaso mu baami.

ekiwuniikiriza ekirala kukaddo kano nti omuntu abadde talya nnyama (meat alergy or intorolence) bwakakozesa nga akafumba wamu nebikoola bye nkoolimbo nakanywa okumala enaku 14 oluvannyuma nakafumbira mu nnyama nowuuta supu oyo ennyama obeera omaze okugiyiga

okumanya bino nebisingawo wuliriza success fm 104.9 buli lwamukaaga okutandika saawa nnya (10:00pm) tukeese nga tuzuula nabakugu

PICTURES BELOW

Description: VINCA ROSE.jpg

The one with pink flower is vinca rose

Description: phyllanthus niruri.JPG

The one on veranda is chanca piedra

Description: lukoma.jpg

Te one which looks like tree is olukindukindu

Description: 2s (189).png
Description: 2s (217).png

Description: DSC_0538.png

Related posts

3 bavunaaniddwa gwabufere.

OUR REPORTER

Omuliro gusaanyizzaawo ennyumba y’omutuuze e Lubaga.

OUR REPORTER

Abaserikale 2 bakwatiddwa ku by’obukadde 137 ezabbiddwa.

OUR REPORTER

Leave a Comment