11.9 C
Los Angeles
March 29, 2023
Image default
AmawulireFeatured

Zuula n’omukugu Nicholus Munyagwa Mubedhe

Akaddo muko wewumbe : Ne leero katwogere ku ndwadde bbiri ezivumulwa akaddo kano mukoweewumbeko.

5. OBULWAADE OBUKOSA OBUSIMU

Akasimu mu kiwato (lumbar radiculopathy or Sciatic Nerve) keekasimu akasingira ddala obuwanvu mu mubiri. Kaviira ddala ku ggumba ku mugongo nekeeyawuliramu mu kiwato nekaserengeta ku buli kugulu. Abuzibu bwonna ku kasimu kano kikuviiramu okulumwa omugungo, okugongobala n’okulemerelwa okutambula, n’abasaja okunafuwa mu nsonga z’ekisenge.

6. AMABWA KU EKIBUMBA

Jebuvuddeko omubaka w’e Kawempe Ssegirinya yafuna obuzibu ku kibumba era abamuli okumpi bagamba nti atandise okudugaalira.  Endwadde (Lyme disease or Parasatic infcetions) ku kibumba n’akalulwe bisobola okusaka amazzi n’okuzimba. Akawuka kano (Lyme Bacteria) keekasaka amazi gano ne keekweka mu kibumba n’obuwuka obulala (liver flukes, Ascaris lumbricoides) obusobola okusaanyawo enseke mu kalulwe ne kikuviirako okuvunda kw’ekibumba nga bwotafuna kibumba kirala oba tosobola akusimattuka kubanga kyekirwanyisa obutwa mu mubiri akalulwe ne kabufulumya nekabuyiwa mu bubi bw’ofuluma. Mu kaddo mulimu ekirungo ekiyambako okukendeeza obutwa ne kakuuma ekibumba nga kiramu n’okukijanjaba.

Related posts

 Omulabirizi James William Ssebaggala mukusaba kw’okusako abaana emikono n’okusiibula abakristaayo ku kkanisa y’omutukuvu Lukka ku kitebe ky’obusumba mu bussabadiikoni bw’eNdeeba.

OUR REPORTER

Katikkiro Mayiga awadde gavumenti eya wakati amagezi.

OUR REPORTER

ABASAMIZE ABEGANZIKA KU BAKAZI BUBAKEREDDE

OUR REPORTER

Leave a Comment